Omubaka akiikirira Kilak North Anthony Akol; “Ndi muntumulamu nnyo naye bwonumbagana obeera nga alumbye enjovu. Kyekintu kyekimu ekyatuuka ku Odonga Otto bweyansamba era kyekyatuuse nekwono omusajja eyabadde agezaako okunsitula n’okunsindika.
Amazima nsuubira MP Zaake Francis Butebi okuvaayo anetondere kuba muto ku nze.
Mu buwangwa bwaffe omuntu omukulu bwaba atudde olina okumuwa ekitiibwa.”
#ffemmwemmweffe